Ab'ebibiina bagala kusimbawo omuntu omu ku kifo ky'omukulembeze

Abesiimbyewo okuvuganya kubwa pulezidenti batandise ku lugendo lw’okwegatta okusimbawo omuntu omu basobole okuwangula mu kulonda okubindabinda. Mu lukungaana ne bannamawulire lwebatuziizza olwaleero nga bali wamu bategezeezza nti embeera egenda mu maaso y’emu ku bibasindikiirizza okukola kino.

Read original article here.