EBIFO KU LUKIIKO LWA CEC: Abeegwanyiza obukiise ku CEC basunsuddwa

SIPIIKA wa palamenti Rebecca Kadaga asabye bannakibiina ki NRM baddemu bamulonde ku bumyuka bwa Ssentebe w’ekibiina ow’okubiri kubanga yayamba kinene mu kukyusa ssemateeka Plamenti emale eggyemu eky’ekkomo ku myaka gya Pulezidenti. Okuggya ekkomo ku myaka ky’ayamba ssentebe w’ekibiina era Pulezidenti okusobola okuddamu okuvuganya ku bukulembeze bw’eggwanga ng’asussizza emyaka 75. Abeesimbye ku bifo eby’okuntikko mu NRM olwaleero babadde banoonya kalulu, kyokka nga waliwo

Read original article here.