Mugisha Muntu ayagala abatataaganyizibwa amataba e Bududa basengulwe

Mugisha Muntu ku lwa Alliance for National Transformation agumizza ab’e Bududa abatataaganyizibwa ettaka eriyigulukuka n’amataba nti kasita banaamulonda ekyo kye kimu ku bizibu gy’agenda okusooka okunogera eddagala olwo n’asuubiza ng’abantu bano bwe bajja okusengulwa batwlaibwe mu bifo ebirungi bawone okulindanga ebisuubizo bya gav’t eriko kati ebyafuuka ga nnyana. Ye Nancy Kalembe ab’e Kasese, nga banne abasooka okugendayo, yabasuubizza okutereeza eby’Obusinga kyokka olwaleero ab’ebyokwerinda tebamukkirirza kugenda Rukungiri nga bagamba nti ne owa NRM ali mu kifo kye kimu

Read original article here.