Museveni yeyamye okusengula abakoseddwa ettaka eriyiigulukuka e Bugisu

Ye munna-NRM mw. asuubizza okukwatiza ku bantu b’e Bugisu okuzimba obubuga obutonotono omunasengulirwa abantu abatawanyizibwa okuyigulukuka kw’ettaka. Museveni agamba ekiseera ky’atuuka dda abantu okuva mu nsozi olwo ab’ebyobutonde basobole okuzisimbako emiti n’okukolerayo eby’obulambuzi

Read original article here.